Empaka z’Ebitongole Zitandise, Zigenda Kuzannyibwa Omwaka Gwonna
- ByAdmin --
- Mar 25, 2024 --
Empaka z'ebitongole eza Corporate Sports Network ez'omwaka guno ziggyiddwako akawuwo olwaleero ku kisaawe ekya Maroons stadium e Luzira. Ttiimu 35 zezigenda okubbinkana okuwangula empaka zino.