Empaka z’Ebika by’Abaganda, E??onge Yesozze Oluzannya Oluddako
- ByAdmin --
- May 27, 2024 --
Bazzukulu ba Kisolo abeddira Engoge besozze omutendera ogwa ttiimu 16 ogw’empaka ez’Ebika by’abaganda bwebakulembedde ekibinja A n’obubonero musanvu. Ttiimu endala eziyiseemu kuliko Enkima, Embogo, Omutima Omusagi n’ebirala.