Empaka Z'amasomero mu Buganda

Amasomero gonna agali mu Buganda gakubiriziddwa okwetaba mu mpaka eza Buganda Schools Competition ez'omwaka guno ezigenda okubeerayo ku ntandikwa ey'omwezi ogujja. Kino kikoleddwa minisita w'abavubuka emizannyo n'ebitone Owek Robert Sserwanga bwabadde asisinkanye abasomesa abawerako.


https://www.youtube.com/watch?v=bOIoNRmxO9Q

LEAVE A COMMENT