
Empaka z’Amasaza Zizannyiddwa, Buddu Ekubye Butambala Ggoolo 1 – 0
- ByAdmin --
- Aug 19, 2024 --
Ggoolo 16 zeziteebeddwa mu mipiira gy’empaka z’amasaza ga Buganda egizannyiddwa olwaleero ku bisaawe eby’enjawulo.Ogumu ku mipiira egizannyiddwa, Ssingo erumbye Kyaggwe omwayo n’egikuba ggoolo 1 – 0.