Empaka z’Amasaza Zizannyiddwa, Buddu, Buweekula, Kyaddondo ne Kyaggwe Gayiseemu
- ByAdmin --
- Sep 30, 2024 --
Ttiimu y’essaza Buddu yesoze oluzannya olukulembera olw’akamalirizo olw’empaka ez’amasaza ga Buganda bwewanduddemu Kabula ku mugatte gwa ggoolo 3 – 1. Ttiimu endala eziyiseemu kuliko Buweekula, Kyaggwe ne Kyaddondo