Empaka z’Amasaza ga Buganda, Buddu ne Kyaggwe Ziyiseewo Okuzannya Fayinolo

Ttiimu y'essaza Buddu yesozze oluzannya olw'akamalirizo olw'empaka ez'amasaza ga Buganda bwewanduddemu Kyaddondo. Buddu eyiseewo ku mugatte gwa ggoolo 4 – 2


https://youtu.be/rWG4RRARbGw?si=phyIWp_sX7_6B3yd

LEAVE A COMMENT