Emmotoka z’Empaka eza Kabalega Rally, Jas Mangat Awangudde National Rally Championship
- ByAdmin --
- Nov 25, 2024 --
Jas Mangat alangiriddwa ku bwannantameggwa bwa National Rally Championship ez’omwaka guno bwawangudde empaka eza Kabalega Rally ezikomekerezeddwa olwaleero. Guno mulundi gwa kuna nga Mangat awangula engule eno