Emisinde gy’Amazaalibwa ga Kabaka, Yiino Engeri Gyegyatandikawo

Obuganda bukoowoddwa okweyiwa mu Lubiri e Mengo okudduka emisinde gy’amazaalibwa ga Ssaabasajja ag’emyaka 70 egy’okubaawo nga 6th April 2025. Mubuufu obwo, Obwakabaka busabye abantu obutatabiikiriza byabufuzi mu misinde gino wabula busigale ku mulamwa gw’emisinde egikungaanya abantu ba Kabaka bonna okuva mu biti ebyenjawulo. Okulabula kuno kukoleddwa Ssentebe w’enteekateeka z’emisinde gy’amazaalibwa ga Kabaka era Omumyuka asooka owa Katikkiro Owek Hajj Prof. Twaha Kawaase Kigongo


https://www.youtube.com/watch?v=ev8a1lJXDfE

LEAVE A COMMENT