
Emipiira gy’Eggombolola e Kabula Gigguddwawo, Mpummudde Ekubye Kaliro 1 – 0
- ByAdmin --
- Mar 04, 2024 --
Ttiimu y’eggombolola lya Mpumudde etandise bulungi empaka za Lumaama Cup bwekubye Kaliro ggoolo 1 – 0 mu mupiira oguguddewo empaka zino. Omwami wa Kabaka amulamulirako Essaza lino, Lumaama David Luyimbazi yaguddewo empaka zino.