
Embeera ya Dr. Besigye eyongedde okusereba, Aboluganda lwe batadde Gavumenti ku Nninga
- ByAdmin --
- Feb 16, 2025 --
Abenganda za Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye beraliikirivu olw’embeera ya Dr. ya Dr Besigye egambibwa okuba nti yeyongedde okubeera embi. Bano gamba abakulira ekkomera lye Luzira baabakubidde nebabasaba omusawo wa Dr Besigye owekyama okulaba nga abaako engeri gyataasaamu obulamu bwe.