Embeera y’Abakadde Yeraliikiriza, Bagamba Tebafuna Bujjanjabi Bwebeetaaga
- ByAdmin --
- Oct 28, 2024 --
Abakadde balaze obwennyamivu olw’embeera gyebawangaaliramu gyebagamba nti mbi kubanga gavumenti tekoze kimala okutumbula embeera zabwe. Bano okwogera bino babadde bakuza olunaku lw’abakadde nga baweereddwa obujjanjabi ku bwereere saako okubasabira olw’okusomoozebwa kwebalimu.