
Embalirira y’Eggwanga 2025/26 Esomeddwa ya Tuliyooni 72, Minisita Kasaija Agamba Ebyenfuna Byeyagaza
- ByAdmin --
- Jun 13, 2025 --
Gavumenti ekakasizza nti Ebitundu 60?yensimbi ezigenda okuyimirizaawo embalirira y'eggwanga ey’omwaka gw’ebyensimbi ogujja 2025/26, eteekateeka kuzikungaanya mu misolo egigenda okusoloozebwa munda mu ggwanga.