Ekyoto Gombolola Kizzeemu Okwaka, Kikumiddwa Wakati mu Bulombolombo
- ByAdmin --
- Sep 13, 2024 --
Ekyoto Ggombolola kizzeemu okukumwa mu Masiro ge Kasubi kino kibadde kitutte emyaka egisoba mu 14 nga kyazikira oluvanyuma lwe njega eyagwa mu Masiro mu mwaka gwa 2010. Omutaka Kyeyune Fred Mayega yakulembeddemu okukuma ekyoto era alonze musolooza omuggya agenda okukuuma Ekyoto kino olubeeerera.