
Ekyamagero Kyeyolese e Namugongo, Omukazi Azadde nga Tannaba Kutuusa , Omwana Mulamu Bulungi
- ByAdmin --
- Jun 04, 2024 --
Ababadde bamanyi nti eby’amagero Katonda yakoma ku bikola mu mirembe egy' edda, eyo nsobi. Wuuno omukazi eyalamaze ng’ali lubuto lwa myezi munaana kyokka n’azaala ng’atuuse e Namugongo. Mugumya Justine yava Pallisa ne banne 80 nebatambula okujja okulamaga e Namugongo kati Nakawere era abuusa mwana wa buwala