Ekisomesa kye Kalambi Buloba Kikuzizza Olunaku lw’Ekifo, Abakulisitu Balabudda ku Kalebule
- ByAdmin --
- Jan 29, 2024 --
Abakristu bakalaatiddwa okwewala okwogera ebigambo bitaliimu nsa kubanga kiyinza okubaleetera ebizibu. Bino bibakuutidwa Bwanamukulu w’ekigo kya ST. Balikuddembe e Buloba, Rev. Fr. Paul Ssembogga bwabadde akulembeddemu Misa ku Ekerezia y’ekisomesa kya Kalambi nga bajaguza okuweza Emyaka 8 bukyanga kitandikibwawo.