Ekisaddaakabaana e Kasangati, Waliwo Abatta Abawala mu Bukambwe

Abatuuze abawangaalira mu ttawuni kkanso ye Kasangati mu disitulikiti ye Wakiso bali mu bweraliikirivu olw’ekisaddaaka baana ekyeyongedde mu bitundu byabwe nga mu bbanga ttono abaana abawala abawera bawambiddwa nebasobezebwako era nebasaddaakibwa. Abatuuze embeera eno bagitadde ku masabo amangi ageeyongedde mu kitundu kyabwe.


https://youtu.be/YOQ34Kc9WGU?si=ohZKuVs4QSOc3SQL

LEAVE A COMMENT