Ekisaawe kya Mawokota Kirambuddwa, Beetegekera Mpaka Z’amasaza ga Buganda

Olukiiko oluddukanya ttiimu y’Essaza Mawokota lukubiriziddwa okwanguya omulimu ogw’okuddaabiriza ekisaawe kyebagenda okuzannyiramu empaka z’Amasaza ez’omwaka guno okwewala okukyaliza emipiira mu masaza amalala Kino kikoleddwa Sulaiman Ssejjengo Ssentebe w’olukiiko olutegesi olw’empaka zino bw'abadde asisinkanye abakulembeze aba ttiimu eno.


https://www.youtube.com/watch?v=1TVixmpaVVk

LEAVE A COMMENT