Ekirwadde kya "Red Eye" Kitabudde Abasomesa

Wabaluseewo akasattiro mu masomero n’okusingira ddala aga pulayimale oluvannyuma lwa minisitule y’Ebyobulamu okulangirira nti wabaluseewo obulwadde bw’amaaso oba ‘Red Eye’ mu masomero. Kikakasiddwa nti obulwadde buno bukyali wano mu Kampala era abakulu b’amasomero olufunye obubaka buno bazzeemu okuteeka mu nkola amateeka agaaliwo mu biseera bya Covid 19 okutangira abayizi babwe okusaabana obulwadde buno.


https://www.youtube.com/watch?v=IgCkasyUvEs

LEAVE A COMMENT