Ekirwadde kya Monkey Pox Kyongedde Okusaasaana ku Muliraano, Abasirikale Abali e Congo Bandirwala

Omuwendo gw’abantu abakakwatibwa ekirwadde kya Monkey Pox ku mulirwano mu ggwanga lya Democratic Republic of Congo gweraliikirizza ababaka abatuula ku kakiiko k’ebyobulamu, era bano batadde kunninga eggye ly’eggwanga libeeko byeritegeeza eggwanga ku mbeera aba UPDF gyebalimu mu ggwanga lya DRC. Bino webiggyidde nga amawanga agawerako mu East Africa, gatandise okunyweza ebyokwerinda by’ebyobulamu ko n’okwogerezeganya n’ebitongole eby'enjawulo okubasindikira eddagala erigema ekirwadde kino.


https://www.youtube.com/watch?v=0qZ51ApsnAM

LEAVE A COMMENT