
Ekigo Kye Lweza Kijaguzza Emyaka 25, Msgr Lawrence Ssemusu Akulembeddemu Ekitambiro kya Mmisa
- ByAdmin --
- May 06, 2024 --
Abakulisitu mu Parish ye Lweza bakuzizza olunaku lw’ekifo kwebajagulizza emyaka 52 bukyanga batongozebwa okutuuka ku mutendera gw’ekigo. Msgr. Lawrence Ssemusu y’akulembeddemu ekitambiro kya Mmisa era akubirizza abazadde okutuukiriza obuvunaanyizibwa bwabwe obw’okugunjula abaana nga balabira ku muwolereza w’ekifo kino, Yozefu omutuukirivu