Ekibiina kya NRM Kitandise Okuwandiis Abawagizi Bakyo, Abantu Babadde Bamunyoto Ddala

Enteekateeka ey’okuwandiisa n’okuzza obujja enkalala z’abalonzi mu kibiina ki NRM etandise olwaleero n’ekigendererwa ky’okulaba nga NRM eyongera okunoonya abawagizi baayo mu bitundu by’eggwanga eby’enjawulo. NRM esekeredde ebibiina by’obufuuzi ebirala ebiri mu kwelumaaluma nti webinazuukukiira ng’obudde bukedde. Wabula enteekateeka eno tejjumbiddwa nnyo era ebifo ebyateereddwawo okuwandiisa abalonzi abazze babadde bamunyoto.


https://www.youtube.com/watch?v=TlXzs4QtqVI

LEAVE A COMMENT