
Eggye lya UPDF Ligenze e Rwanda Okwongera Okutendekebwa , Bagenze Kwegatta ku Mawanga Amalala
- ByAdmin --
- Jun 06, 2024 --
Eggye ly’eggwanga li UPDF lisabiddwa okukuuma empisa n’okwolesa omutindo omulungi yonna gyebalaze kiweese Uganda ekifaananyi ekirungi. Entanda eno ebasibiridddwa mu nkambi ya Gaddafi e Jinja eggye ly’eggwanga bweribadde lisiibulwa okugenda mu Rwanda okwongera okutendekebwa mu kwenganga obutujju, okulwana entalo, okutaakiriza ebibamba n’ebirala bingi wansi w’omukago gw’eggye ly’amawanga agali mu buvanjuba bwa Africa. #Gambuuze #Ageesigika #BBSKATI