Ebya Ssentebe w’Empigi ne Banne Bibi, Kkooti Ebasindise mu Kkomera ku Alimanda

Omulamuzi wa Kkooti esookerwako e Mpigi Tumuhimbise Valerian asindise Ssentebe wa disitulikiti ye Mpigi Martin Ssejjemba, Ssentebe w’akakiiko akagaba emirimu ku disitulikiti Kirumira Fredrick ne Nakamoga Sarah mu kkomera olw’okusaba ensimbi eri abantu abasaba emirimu ku disitulikiti eno. Bannamateeka baabano bagezezzaako okusaba omulamuzi okweyimirirwa kyokka omuwaabi wa gavumenti n’asabayo obudde okwetegereza empapula z’abaleeteddwa okubeeyimirira.


https://www.youtube.com/watch?v=4w9Gbci4-Zs

LEAVE A COMMENT