Ebya Kitutu Bibi Kaliisoliiso Wa Gavumenti Amuguddeko Emisango Emipya,

Woofiisi ya kaliisoliiso wa gavumenti ezzeemu buto okugula emisango emiggya ku minisita w’ensonga ze Karamoja Dr. Mary Gareth Kitutu egyekuusa ku kufiiriza gavumenti ensimbi eziri eyo mu kawumbi kamu n’ekitundu ezaali ez’okuzimbira abantu be Karamoja amayumba. Woofiisi ya kaliisoliiso wa gavumenti emisango egitutte mu kkooti ewozesa abakenuzi era kkooti efulumizza ebbaluwa eyita Kitutu okweyanjula gyeri ng’ennaku z’omwezi abiri 29 omwezi gw’okubiri omwaka guno.


LEAVE A COMMENT