
Ebya Jjumba Aligaweesa ne Moses Wasajja Bibi, Abalangira Bamutabukidde ne Beesamba Ebyakoleddwa
- ByAdmin --
- Jan 23, 2025 --
Abalangira abe Kibulala abava mu Ssekabaka Wasswa Winyi Chwamale balabudde Moses Wasajja n'Omusamize Jjumba Aligaweesa okukomya okukozesa erinnya lyabwe Ssaako okweyita kyebatali. Mu kiwandiiko ekisomeddwa Ssaababiito Omulangira Sam Walugembe ku lw’Abalangira abava mu Ssekabaka Wasswa Winyi Chwamale ebikolebwa tebabimanyiiko era tewali mukolo gwonna gwa Nnono gukolebwa Kibulala.