
Eby’okwongeza Abasomesa Omusaala Biwanvuye , Gavumenti Ssente Yazitutte mu Kalulu ka 2026
- ByAdmin --
- Jun 25, 2025 --
Minisita omubeezi ow'abakozi ba Gavumenti, Grace Mary Mugasa akatemye abasomesa ba gavumenti abali mu kwekalakaasa nga baagala gavumenti ebongere omusaala nti tebalina ssente mu kiseera kino. Minisita okwogera bino abadde ayogerako eri bannamawulire mu Kampala era n’ategeeza nti ssente zonna zaagenze mu kalulu.