Eby'okuyimbula Besigye Bijulidde, Balinze kiva wa Ssaabawolereza

Bannamateeka ba Dr. Kiiza Besigye ne Hajji Obeid Kamulegeya Lutale basiibye batambula mu kibuga kyonna mu kaweefube gwebaliko ow’okutuukiriza ekiragiro kya Kkooti ensukulumu eky’okuyimbula abasibe bano n’abalala abali ku musango nga Kkooti y’Amagye yebavunaana. Lukwago ne banne bakeeredde ku woofiisi y’Akulira amakomera Johnson Byabashaija kyokka ye abagambye nti alinda kuwabulwa kwa Ssaabawolereza wa gavumenti


https://www.youtube.com/watch?v=Tt2KRhTyY2E

LEAVE A COMMENT