Eby’okuwera Ekkanzu ne Gomesi mu Palamenti Bisuuliddwa mu Kasero

Palamenti epondoose n’eyeesonyiwa ekiteeso ekibadde kigendereddwamu okukugira ababaka okwambala ekkanzu ne gomesi mu ntuula za Palamenti ko n’obukiiko. Mu lutuula lwa palamenti leero, ababaka lwebakubaganyizza ebirowoozo ku nsonga eno, era ababadde batembeeta ekiteeso ga basinziira ku alipoota y’akakiiko k’empisa, bapondoose ekiteeso nekisuulibwa mu kasero


https://www.youtube.com/watch?v=YsCSWgUVPAU

LEAVE A COMMENT