Eby'okukungaanya Emikono gy'Okuggyamu Bakamisona Obwesige Biwanvuye, Basaalirwa Atabukidde Ssekikubo

Enteekateeka y’okuku??aanya emikono egireeta ekiteeso ekigoba bakamisona ba Palamenti ekubaganyizza bangi empawa nga waliwo n’abalowooza nti eyinza obutavaamu bibala Newankubadde waliwo n’ ababaka ba NRM abakyateeka emikono ku kiteeso kino naye ekibiina kibalabudde so nga n’ababaka abasinga bagamba kino bakikola olw’akazito akasusse akabateereddwako okuva mu balonzi wabula sikusalawo kwabwe.


https://www.youtube.com/watch?v=sSeOERcEikE

LEAVE A COMMENT