Eby’obusuubuzi mu Misinde gya Kabaka, Abasinga Abazze Okunoonya Ensimbi Bibasaze

Abasuubuzi b’ebintu eby’enjawulo omuli ebyokunywa, ebyokulya, n’ebirala beeyanzizza Ssaabasajja Kabaka olw’emisinde gye egy’amazaalibvwa egya buli mwaka egibakoze obulungi obutagambika nga beenogera ensimbi. Bano babadde ku mugano nga batunda ebyamaguzi byabwe era bategeezezza nti banogedde ensimbi zebabadde baludde okufuna


https://youtu.be/1_0Upa2LoQg?si=LixH9yiasF4g-0Qk

LEAVE A COMMENT