Eby’Enjigiriza Biteereddwako Nnyo Essira mu Mbalirira y’Obwakabaka

Minisita w’Ebyenjigiriza mu Bwakabaka Owek.Chotilda Nakate Kikomeko akalaatidde abazadde mu Buganda okwelekereza ebintu ebimu basomese abaana bwebabeera baagala bawangule ensi eno ejjudde okusoomoozebwa. Owek. Nakate abadde mu kafubo ne munnamawulire waffe agasakira embuga Potiano Mukiibi era alambuludde ebituukiddwako n’ebyalowooza okusimbako essira mu kisaawe ky’ebyenjigiriza mu Bwakabaka omwaka gw’ebyensimbi 2024/2025.


https://www.youtube.com/watch?v=C-52uNp7fZw

LEAVE A COMMENT