Ebitongole bya Gavumenti Biri mu Kattu, Ababaka Babitadde ku Nninga lwa Butasasula Mazzi

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku mazzi ki National Water and Sewerage Corporation babanja ekitongole kya Poliisi , eky’amakomera ne minisitule y’ebyokwerinda ssente z’amazzi obuwumbi 101 era y’ensonga lwaki basalawo okubasalako amazzi buli kiseera. Bano olwaleero balaajanidde akakiiko ka Palamenti okubataasa babegayilireko gavumenti esasule ebbanja lino baweebwe ssente beesasulire kubanga ekitongole ky’amazzi nakyo kiwera okubasalako singa babeera tebamazeeyo bbanja libabanjabibwa


https://www.youtube.com/watch?v=fryCzfL0O0A

LEAVE A COMMENT