Ebiragiro bya Gavumenti ku Masomero Bitabudde Bannannyini Masomero, Abamu Bagamba Tebisoboka

Wabaluseewo okubagana empawa mu bakulira amasomero ku biragiro ebiggya minisitule y’ebyenjigiriza mweyaweredde obubaga bw'abayizi, okulambula n’ebirala byegamba nti tebirina kyebigatta ku bayizi okuggyako okwonoona omutindo gw’ebyenjigiriza. Abamu ku bakulira amasomero bakkaanya ne minisitule ku biragiro bino ate abalala bagamba nti eky'okuwera ebintu bino kibadde tekigwanidde nga minisitule y’ebyenjigiriza yandirambise ku kituufu ekirina okugobererwa ab'amasomero.


https://www.youtube.com/watch?v=8QV0ZeLoNO8

LEAVE A COMMENT