Ebigezo bya UBTEB Bifulumye, Minisita Alabudde Amatendekero Agatalina Bisaanyizo
- ByAdmin --
- Aug 15, 2024 --
Minisita w'Ebyenjigiriza mu ggwanga Janet Kataha Museveni alabudde amasomero g'ebyemikono agatafuddeeyo kuteekesa munkola ebyo byebalina okukola okusobozesa abayizi okufuluma nga balina byebasobola okwekolera Obubaka buno abutisse minisita omubeezi ow’ebyenjigiriza Dr. Joyce Moriku Kaducu bwabadde alangirira ebyava mu bigezo by’ebyemikono eby’omwezi gwa May ne June 2024