Ebigambo bya Sipiika Bitabudde Abakulembeze ba NUP ku Kitebe , Bagala Alekulire

Abakulembeze mu kibiina ky’ebyobufuzi ki National Unity Platform ekikulemberwa Robert Kyagulanyi Ssentamu bavumiridde eky’okugatta ekitongole ki Uganda Coffee Development Authority ku minisitule y’ebyobulimi nga bagamba nti kino kikolebwa mu ngeri etali nnungi n’ebigendererwa eby’okwavuwaza bannaansi. Ssentebe w’akabondo ka Buganda Muwanga Kivumbi avumiridde engeri Sipiika wa Palamenti Annet Anita Among gyeyeyisizzaamu bwe baali bakubaganya ebirowoozo ku bbago lino. #Gambuuze #Ageesigika #BBSKATI


https://www.youtube.com/watch?v=XnoWDahq4fc

LEAVE A COMMENT