Ebibuuzo bya S. 6 Bitandise Leero, Abayizi Bagamba Tebitandise Bubi, Basuubira Okubiyita
- ByAdmin --
- Nov 12, 2024 --
Abayizi ba S.6 abasukka mu mitwalo 142,000 abeewandiisa okukola ebibuuzo byabwe eby'akamalirizo omwaka guno, leero lwebatandika okubikola. Batuulidde mu bifo 2,634 okwetoloola eggwanga era bano bakedde mu kibuuzo eky’okubala.