Ebibadde mu Kivvulu kya Buddo, Owek. Nsibirwa Akalaatidde Abazadde Okutumbula Ebitone by’Abaana

Omumyuka Owokubiri owa Katikkiro era omuwanika w’Obwakabaka, Owek. Robert Waggwa Nsibirwa asabye abazadde okuyamba ku baana babwe okutumbula ebitone byabwe bawone okunoonya emirimu nga bakuze. Owek. Nsibirwa agamba abantu bangi balya ku bitone byabwe nga. Owek. Nsibirwa okwogera bino abadde ku kivvulu kya Buddo Secondary School bwebadde ejaguza emyaka 25 mu kisaawe ky’okuyimba.


https://youtu.be/C_7PAtkJ0ro?si=J6QQKvs75-KCAUp8

LEAVE A COMMENT