Ebbugumu Lyeyongedde mu Mwoleso gwa Buganda Gaggadde, Abantu Basomeseddwa ku Nnima ey’Omulembe

Ssentebe w’abavubuka mu Buganda, Baker Ssejjengo akoowodde abavubuka mu buganda okweyunira omwoleso Gaggadde oguyindira mu Lubiri Mengo okwongera ku kumanya kwabwe ku bintu eby’enjawulo naddala bategeere ebibikwatako. Bino abyogeredde mu Lubiri e Mengo bwabadde alambula omwoleso guno.


https://youtu.be/Rs5DKjs_V5c?si=X8Z4xTxIzAIOPjwM

LEAVE A COMMENT