E Lwengo Bajeemedde Ekiragiro kya Gavumenti eky'Okuggala Ebizindaalo, Bagamba Yasazeewo mu Butamanya

Abakulembeze mu disitulikiti ye Lwengo bakkaanyizza obutaggalawo kizindaalo kyonna kibadde kikozesebwa mu kitundu kyabwe nga ekiragiro kya gavumenti bwekigamba. Bano bagamba nti ebizindaalo bikozsebwa okutuusa amawulire agenjawulo naddala agakwata ku nteekateeka za gavumenti eri abantu nga singa biggalwa enteekateeka nnyingi zaakugootaana.


https://www.youtube.com/watch?v=oUvoZF7AnVQ

LEAVE A COMMENT