
Dr. Kizza Besigye Ayogedde kyazzaako, Agamba Enkyukakyuka Esembedde
- ByAdmin --
- Apr 09, 2024 --
Munnabyabufuzi omukuukuutivu Rtd.Col. Kizza Besigye agamba nti ky’ekiseera bannankyukakyuka okulwanira obuyinza bwa Bannayuganda obuwambe. Besigye bino abyogeredde mu Kafubo omusasi waffe kabaddeko naye era atubuulidde kyazzaako mu lugendo lwe lwalimu nga atalaaga ebitundu eby’enjawulo.