Dr. Besigye ne Hajji Kamulegeya mu Kkooti y’Amagye , Kkooti Ebasindise Luzira ku Alimanda

Ssentebe wa Kkooti y’amagye e Makindye Brig. Gen.Freeman Mugabe asindise Col. Dr. Kizza Besigye ku alimanda e Luzira okutuusa nga 2 omwezi oluvanyuma lw’okusomerwa emisango 4 nga gyekuusa ku kuyeekera eggwanga n’okutabangula eby’okwerinda by’eggwanga Bano bakwatiddwa mu ggwanga lya Kenya nga oludda oluwaabi lutegeezezza nti basangiddwa n’emmumdu era balina enkiiko zebabaddenga ezenjawulo mu mawanga agenjawulo nga ziteesa ku byakumaamulako gavumenti.


https://www.youtube.com/watch?v=d02nfz0-8wY

LEAVE A COMMENT