Dr. Besigye Agamba Ekyabadde e Senegal Newano kisoboka Ab'oludda Oluvuganya Bwebeetereeza

Munnnamagye eyagannyuka era eyavuganyaako ku bwa Pulezidenti Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye agamba nti ky’ekiseera banna Uganda bayigire ku kyabadde e Senegal bwebabeera bakukyusa obukulembeze mu Uganda. Besigye agamba nti ku mbeera nga bweri mu ggwanga abantu abalowooleza mu kalulu ka 2026 okuleetawo enkyukakyuka bali mu birooto era kekaseera bazuukuke basale mangu amagezi.


https://www.youtube.com/watch?v=tYp1rFbfoEg

LEAVE A COMMENT