Donald Trump Awangudde ka Akalulu ka America, Obubaka Obumuyozaayoza Buyiika Nga Mazzi
- ByAdmin --
- Nov 07, 2024 --
Oluvannyuma lwa bannansi ba America okukira obubokisi okukuba akalulu k’omukulembeze w’eggwanga eyaliko omukulembeze w’eggwanga eryo Donald Trump alangiriddwa nga Pulezidenti wa America omuggya oluvannyuma lw’okuwangula akalulu kano akabadde akavvaawo mpitewo n’ebitundu 51.05%. Trump yeebazizza nnyo bannansi ba America okumwesiga nebaddamu okumulonda abakulembere era n’awera okunywerera ku nsonga ezikwata ku Bamerica baddemu okuyitimusa eggwanga lyabwe.