COSASE ku Kakiiko k’Eddembe ly’Obuntu, Bagenda Kutunula mu Nkola Yaako ey’Emirimu

Akakiiko ka palamenti akalondoola entambuza y’emirimu mu bitongole bya gavumenti ka COSASE kayise abakulira akakiiko k’eddembe ly'obuntu kalabikeko mu Palamenti Ssabiiti ejja balambulule ku ngeri gyebatambuzaamu emirimu era engeri gyebalondoolamu eddembe ly’obuntu nga bakozesa ensimbi ezibaweebwa mu mbalirira y’eggwanga. Okusinziira ku alipoota ya Ssaababalirizi wa gavumenti, akakiiko katubidde mu mabanja agatagambika, era abakulira eby’ensimbi mu kakiiko bagambanti abababanja basobola okubatwala mu Kkooti.


https://www.youtube.com/watch?v=PNTl58GxPTI

LEAVE A COMMENT