Centenary Bank Ereetedde Abakyala Ekipya, Eyagala Kutumbula Nkulaakulana Yabwe
- ByAdmin --
- Jun 05, 2024 --
Bbanka ya Centenary ng’eri wamu ne bannamikago aba African Guarantee Fund batandise kaweefube w’okusitula bannamakolero abatonotono n’abakyala okusobola okubakulakulanya. Bano obukadde bw’ensimbi 10 bwebasooka okuteeka mu nteekateeka eno babwongeddeko obukadde bw’ensimbi za dollar 25 okugyongeramu amaanyi.