Centanary Banka Ereese Ekipya, Kati Osobola Okufuna Ensimbi Okuva ku Akawunti yo Ng'oyita ku Whatsapp

Mu kawefube w'okwongera okwagazisa bannansi okwettanira okutereka ensimbi n'ebitongole ebiteresi by'ensimbi Bbanka ya Centenary Bank etongozza tekinologiya omupya okusobozesa abantu okutuuka ku Account zabwe buli kadde webaagalira. Enkola eno, omuntu wakuyita ku WhatsApp okutuuka ku “Account” ng'etumiddwa “Cente WhatsApp Banking”


https://youtu.be/5xgCLstj2QE

LEAVE A COMMENT