Byobadde tomanyi ku Lubiri lwa Kabaka olwe Mengo, biibino ebikulu ebirukwatako
- ByAdmin --
- Jul 10, 2024 --
Ennyumba Butikkiro etunudde mu Lubiri lw'e Mmengo, ng'eno y'ennyumba entongole ey'obwakatikkiro. Naye ate Olubiri lwazimbibwa nga Wankaaki walwo ateebye butereevu mu Wankaaki wa Bulange, embuga enkulu ey'obwakabaka. Nga twolekere okujjukira Amatikkira ga Kabaka ag'emyaka 31, munnamawulire waffe Richard Mwanje atulombojjera ekitundu eky'okubiri ku Lubiri lwe Mmengo.