Buubuno Obulombolombo Obugobererwa nga Bazika Omtaka Yenna aba Abuze
- ByAdmin --
- Feb 29, 2024 --
Okugoberera Ennono n’obulombolombo obw’eggwanga erimu oba eddala, kimu ku biyamba eggwanga eryo okusigala nga liyimiridde mwebyo byerikkiririzaamu. Ekiyamba omulembe oguddawo okutambulira mu buufu bwebumu obwabo abaasooka. Obadde omanyi Obulombolombo obukolebwa mu kuziika omukulu w’Ekika, ye abaffe, obadde okimaanyi nti Omutaka bwafa, bagambaa nti aba abuze bubuzi? Omusasi waffe Stellah Nandawula bino byonna abikungaanyizza.