Bull FC Ewera Nkolokooto , Egamba Erina Okukubira Villa Omwayo Olunaku lw'Enkya

Omutendesi wa ttiimu ya Bul FC Abby Kikomeko aweze nga ttiimu ye bwegenda okuwangirira SC villa omwayo enkya mu mupiira ogw'empaka za liigi y’eggwanga ey’okuntiko eya Uganda Premier League. Omupiira guno gugenda kuzannyibwa ku kisaawe ekya Muteesa ll Memorial Stadium e Wankulukuku


https://www.youtube.com/watch?v=cOv2yczZcvI

LEAVE A COMMENT