Buganda Royal Esajjakudde , Egenda Kuweza Emyaka 25

Minisita w'Abavubuka,Emizannyo n'Ebitone mu Bwakabaka Owek.Robert Sserwanga asabye abavubuka okufuna emirimu gyebakola beegobeko nawokeera w’Obwavu. Owek. Robert Sserwanga abadde ku ttendekero ly’obwa Kabaka li Buganda Royal Institute of Business and Technical Education e Mengo ng’alambula emirimu egikolebwa etendekero lino naddala mu kubangula abavubuka okufuna obukugu mu mirimu egyenjawulo.


LEAVE A COMMENT